Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 147 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Nga lwaki musima ebyobugagga byaffe mu bitwale ebweru – Pulezidenti Museveni

August 9, 2023 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Waliwo Kkampuni y’Abazungu eyajja nentegeeza nti eyagala kuyikuula uranium. ‘Nembabuuza; kumuyikuula mumutwale wa?’ nebagamba nti baali bamutwala bweru kukolamu maani ga nuclear bakolemu amasanyalaze n’eddagala. Nembabuuza: ‘Mulina olugambo lwonna lwemuwuliddeko nti waliwo lwonna nti wano mu Uganda waliwo abantu abetaaga amasanyalaze? Siddangamu kubawuliza.”