Breaking
News: Ndyamaggwa kye ki?Musumugumba yani? Abeddira Endiisa akabbiro kaabwe Nnaabalya, kye ki? Engule 2026 News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta luno ne leero ku nnya ekiro lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Omuwandiisi omukulu mu Minisitule yebyobulamu Dr. Diana Atwine avuddeyo nafulumya ekiwandiiko nategeeza nti Dr. Robert Candia tanayimirizibwa ku
ON NOW Gasimbagane ▶ UP NEXT Weekend Taxi 12:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 812 listening Simba FM Live
gasimbagane show photo

On Air

Gasimbagane

Peter Kibazo

10:00 AM - 12:00 PM 10:00 AM - 12:00 PM
Category

Category: News

Uganda Prisons eyagala ssente kuzimba makomera malala

Elly Muhumuza, Commissioner Planning & Development, owa Uganda Prisons Service ategeezezza akakiiko ka Palamenti nti Eggwanga lyetaaga okuzimbayo…

Sipiika alabudde Ababaka obutaswaza Uganda

Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anitah Among alabudde ababaka ba Palamenti abagenda okukiikirira Uganda mu mizannyo gy’Ababaka ba Palamenti…

Okudaabiriza omuzigiti gwa Old Kampala kwakumalawo obuwumbi 8.5

Akakiiko ka Palamenti ak’embalirira y’Eggwanga kakizudde nti okuddaabiriza omuzigiti gwa Old Kampala kugenda kumalawo ensimbi obuwumbi 8.5 nga…

Ababaka ba Palamenti boolekedde Rwanda mu mizannyo

Enkya ya leero Sipiika wa Palamenti, Anitah Among asimbudde Ababaka ba Palamenti abagenze e Rwanda okwetaba mu mizannyo…

Emotoka ya Poliisi Gavumenti gyenoonya eri Kajjansi – LOP Mpuuga

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “Mu Palamenti wiiki ewedde, abakulu mu Gavumenti bategeeza nga bwebatamanyi…

Bobi Wine ayambalidde Wangadya owa UHRC

Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP, Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine ayanukudde Ssentebe w’akakiiko akalera eddembe…

UNRA etandise okudaabiriza oluguudo olwabotose e Busega

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’enguudo mu Ggwanga ekya Uganda National Roads Authority – UNRA kigenda mu maaso n’okuddaabiriza ekitundu…

Gavumenti egenda kutunula mu nsonga zabavunaanibwa mu Kkooti zamaggye – LOP Mpuuga

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba avuddeyo nategeeza nti enkya yaleero afunye ebbaluwa okuba ewa Attorney…

Byenabawa byebyenkomeredde temusuubirayo birala – Gen. Muhoozi

Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku nsonga z’omunda mu Ggwanga Gen. David Muhoozi bw’abadde ayanukula okuddamu okukoleddwa akulira oludda oluwabula…