Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu
News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
News
UNRA etandise okudaabiriza oluguudo olwabotose e Busega
December 7, 2023 · Mubiru Ali
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’enguudo mu Ggwanga ekya
Uganda National Roads Authority – UNRA kigenda mu maaso n’okuddaabiriza ekitundu ky’oluguudo ekyayonoonese ku luguudo oluva e Kampala okudda e Masaka okumpi n’ettaawo lye Busega.
Omu ku bali ku mulimu guno, Eng. Kenneth Muniina ategeezezza nti bagenda kuzuula ekituufu ekyaviiriddeko oluguudo luno okwonooneka kibasobozese okulukola obulungi n’okukitangira okuddamu okubaawo.