Breaking
News: Okulonda Ssentebe wEkyalo ku kyalo Abayita Ababiri mu Katabi Town Council kwayiise omulundi ogwokubiri olwemivuyo egyakwetobeseemu. Uganda Police News: Abasigansimbi ababadde bateeka ekkolero mu kitundu omusulwa abantu, abakwasisa amateeka okuva mu Kampala Capital City Authority News: Amanda, ogaweze naye ebbeeyi yamafuta ne gas ogisaze? Abatukulembera bawukana ne Bannayuganda!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 991 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Category

Category: News

Poliisi ekutte musajja waayo eyabba piki piki gyebakwata ku CPS

Omwogezi wa Uganda Police SCP Enanga Fred avuddeyo nategeeza nga Poliisi ya Kampala Metropolitan bweyakutte musajja waayo PC…

Omukulu w’essomero akwatiddwa lwakujingirira ebyava mu bigezo bya P.7

Lillian Ayebazibwe, ngono mukulu wa Ssomero lya Bubaale Primary School e Bushenyi akwasiddwa Uganda Police Force ab’ekitongole ekivunaanyizibwa…

LOP n’Ababaka ba Opposition bagaaniddwa okuyingira e Lubowa

Ababaka ba Palamenti okuva ku ludda oluvuganya Gavumenti nga bakulembeddwamu LOP Joel Ssenyonyi bagaaniddwa okuyinga mu kifo awazimbibwa…

Abasse omutaka Lwomwa babadde 3 – SCP Fred Enanga

Omwogezi wa Uganda Police Force SCP Fred Enanga avuddeyo nakakasa nti abantu 3 bebenyigidde mu kuttemula omukulu w’ekika…

Katikkiro akungubagidde Omutaka Lwomwa

Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Nfunye amawulire g’okutemulwa kw’Omutaka Lwomwa Eng. Daniel Bbosa, omukulu w’Ekika ky’Endiga, akubiddwa amasasi ng’atuuka…

Kitalo! Omukulu w’Ekika ky’Endiga akubiddwa amasasi

Kitalo! Omutaka Lwomwa omukulu w’Ekika ky’Endiga, Daniel Bbosa, akubiddwa amasasi agamutiddewo e Lungujja bwabadde ava Katosi Mukono kulambula…

Pulezidenti Museveni awadde Bugema University obukadde 20

Omumyuuka w’Omukulembeze w’Eggwanga Rtd. Maj. Jessica Alupo olunaku olwaleero akiikiridde Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ku mukolo gwokusonderako ensimbi…

Drone gyebabatiza ennamba nga tesasude musolo ekwatiddwa URA

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kusolooza omusolo mu Ggwanga ekya Uganda Revenue Authority (URA) kyakutte emotoka Toyota Hiace Drone eyagibbwa…

Ab’amaggye 22 abakuzibwa gyebuvuddeko bambaziddwa ennyota zaabwe

Bannamaggye 22 abakuzibwa nga 30-January-2024 olunaku olwaleero bambaziddwa enyota zaabwe mu butongole ku mukolo ogubadde ku kitebe ky’amaggye…