Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 284 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Omukulu w’essomero akwatiddwa lwakujingirira ebyava mu bigezo bya P.7

February 26, 2024 · Mubiru Ali

Lillian Ayebazibwe, ngono mukulu wa Ssomero lya Bubaale Primary School e Bushenyi akwasiddwa Uganda Police Force ab’ekitongole ekivunaanyizibwa ku bigezo mu Ggwanga ekya Uganda National Examinations Board-UNEB ku bigambibwa nti yagingiridde ebyava mu bigezo bya P.7 nebatuuka n’okuweebwa ebifo mu S.1 mu masomero agenjanwulo so nga ebigezo by’abayizi bano 114 byakwatibwa ku nsonga ezekuusa ku kukoppa ebigezo.