Breaking
News: Amanda, ogaweze naye ebbeeyi yamafuta ne gas ogisaze? Abatukulembera bawukana ne Bannayuganda! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya Tinta Tinta ku abiri mu ettaano ne leero ku nnya ekiro lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Digital Number plate, Govt erina okusasula emotoka ezabbibwa ngegamba nti ereese nnamba za Digital.
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 375 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM
Category

Category: News

Olutalo mu kuziika Sarah Eperu

Wabaddewo okusika omuguwa mukuziika omulwanirizi w’eddembe Munnakibiina kya Forum for Democratic Change Sarah Eperu olunaku lweggulo e Koloin,…

Sipiika Among alambudde ekisaawe ky’e Namboole

Sipiika wa Palamenti Anitah Among olunaku olwaleero akedde kulambula mirimu gyokudaabiriza ekisaawe kya Mandela National Stadium oluvannyuma lw’ekibiina…

Minisita Ogwang jangu onnyonyole ensimbi obuwumbi 97 kyebwakoze e Namboole – Sipiika

Sipiika wa Palementi Anitah Annet Among alagidde Minisita Omubeezi ow’ebyemizannyo Peter Ogwang MP okuwaayo ensaasaanya y’ensimbi obuwumbi 97…

Nazze kuteesa ku bintu byamakulu mu Ggwanga – Sipiika Among

Sipiika wa Palamenti Anitah Annet Among olunaku olwaleero alemesezza Omubaka wa Lwemiyaga County Theodore Ssekikubo okuleeta ekiteeso ku…

NEMA ekutte emotoka zesanze zisomba omusenyu mu Lwera

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku butonde bw’ensi mu Ggwanga ekya National Environment Management Authority (NEMA) Uganda kiboye emotoka, loole wamu…

Pulezidenti wa NUP talina buyinza buyimiriza mu myuuka we – Mathias Mpuuga

Omubaka Mathias Mpuuga Nsamba; “Ndi mmemba wa Commission. Commission yemu eyawa Ababaka ba Palamenti ssente z’emotoka. Balekulira? Ompita…

Pressure 247 aziddwayo ku alimanda mu kkomera e Luzira

Ibrahim Musana aka Pressure 247 eyateekayo obutambi ngavvoola Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II wamu n’abakungu ba Gavumenti…

Poliisi ekutte ababadde babba ssente kuba mobile money

Ekitongole kya Uganda Police Force ekirwanyisa obuzigu obw’emmundu nobutujju ekya Counter Terrorism kizinzeeko ekibinja ky’ababbi ababadde babba ssente…

Tuvumirira ebigambo bya Waiswa Mufumbira – Mugwisa Mwamadi

Obwa Menah bwa Bugweri buvuddeyo nebufulumya ekiwandiiko nga bwetondera Sipiika wa Palamenti Anitah Annet Among olw’ebigambo ebyayogerwa omumyuuka…