Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,087 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Nazze kuteesa ku bintu byamakulu mu Ggwanga – Sipiika Among

April 11, 2024 · Mubiru Ali

Sipiika wa Palamenti Anitah Annet Among olunaku olwaleero alemesezza Omubaka wa Lwemiyaga County Theodore Ssekikubo okuleeta ekiteeso ku buli bw’enguzi obwateekebwa ku mutimbagano mu mwoleso ogwakolebwa ku Social Media ogwatuumibwa #UgandaParliamentExhibition, nategeeza nti abadde ayagala kuwa Babaka budde bumala kukwata ku nsonga ezamakulu ennyo. Ono ategeezezza nti ekimukeeza okuva ewuwe okujja mu Palamenti kuba kukubaganya birowooza ku nsonga enkulu ennyo mu Ggwanga.