Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 92 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
News

Sipiika Among alambudde ekisaawe ky’e Namboole

April 15, 2024 · Mubiru Ali

Sipiika wa Palamenti Anitah Among olunaku olwaleero akedde kulambula mirimu gyokudaabiriza ekisaawe kya Mandela National Stadium oluvannyuma lw’ekibiina ekitwala omupiira ogw’ebigere ekya Confederation of African Football (CAF) okugaana okuyisa emirimu egyakoleddwa ku kisaawe kino egyawemense obuwumbi 80 nga omulimu gwakoleddwa ekitongole ky’Eggye lya UPDF ekizimbi ekya UPDF Engineering Brigade. Emirimu egibulayo kwekuli okuteekayo kkamera enkettabikolwa, n’okulamba ebifo awasimbibwa emotoka, emirimu egyamaliriziddwa kuliko; okuteekamu obutebe, kabuyonjo z’abasajja 45 nebifo webafuuyisa,ne kabuyonjo z’abakyala 90.