Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 95 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
News

Minisita Ogwang jangu onnyonyole ensimbi obuwumbi 97 kyebwakoze e Namboole – Sipiika

April 11, 2024 · Mubiru Ali

Sipiika wa Palementi Anitah Annet Among alagidde Minisita Omubeezi ow’ebyemizannyo Peter Ogwang MP okuwaayo ensaasaanya y’ensimbi obuwumbi 97 obwakozeseddwa okuddaabiriza ekisaawe kya Mandela National Stadium – Namboole oluvannyuma lwa alipoota eyakoleddwa ekibiina ekitwala omupiira ogw’ebigere ku lukalu lwa Africa ekya Confederation of African Football – CAF oluvannyuma lwokukirambula nekitegeeza nti omulimu ogwakoleddwa ekitongole ky’eggye lya UPDF ekizimbi teguli ku mutindo ogusuubirwa.