Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,132 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Olutalo mu kuziika Sarah Eperu

April 15, 2024 · Mubiru Ali

Wabaddewo okusika omuguwa mukuziika omulwanirizi w’eddembe Munnakibiina kya Forum for Democratic Change Sarah Eperu olunaku lweggulo e Koloin, mu Disitulikiti y’e Ngora wakati w’ekiwayi kya FDC ekye Najjanankumbi ne kye Katonga. Kino kyadiridde abantu okwekutulamu ku ani aba asooka okwogera nga abatuuze bagamba nti owmana womu kitundu Patrick Oboi Amuriat yalina okusooka okwogera oli ayite omugenyi Kizza Besigye. Kino kyawalirizza Rev. Fr. John Eriau okuyimiriza okwogera kwonna okuva mu bakungu nagenda mu maaso n’omukolo gwokuziika.