Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 497 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Category

Category: News

UNRA epakuse okukuba oluguudo Pulezidenti lweyayogeddeko ebiraka – Ofwono Opondo

Omwogezi wa Gavumenti Ofwono Opondo avuudeyo ku mukutu gwa X; “Oluvannyuma lwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okuvaayo neyemulugunya…

Kibedi Cox asindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira

Omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road Ronald Kayizzi asindise blogger Kibedi Ronald Cox 48, ku alimanda mu kkomera…

Ebigambo ebyogeddwa Hon. Macho bisimuulwe – Sipiika Tayebwa

Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Rt. Hon. Thomas Tayebwa alagidde Clerk wa Palamenti okusimuula mu Hansard ebigambo ebyogeddwa…

Sibuli ssente eziweebwa State House ne Office of the President nti ziriibwa Pulezidenti Museveni – Minisita Musasizi

Minisita Omubeezi avunaanyizibwa ku by’Ensimbi Henry Musasizi, avuddeyo nasambajja ebyayogeddwa Ababaka nti Pulezidenti alina abakozi 1,757 n’emotoka 666…

Uganda ekwata kya 141 mu nsi ezisinga okulya enguzi

Ekitongole ekirondoola obwerufu n’obuli bwenguzi mu nsi yonna ekya Transparency International kifulumizza alipoota eraga Amawanga bwegakoze omwaka oguwedde.…

Kkooti eragire Attorney General atuwe abantu baffe – NUP

Aboluganda lw’abawagizi ba National Unity Platform 18 ababuzibwawo nga ne gyebuli kati tebamanyiddwa gyebali balumbye Kkooti Enkulu mu…

Emotoka y’omwami w’Essaza Busujju eyabiddwa ezuuliddwa

Emmotoka y’omwami wa Kabaka ow’Essaza Busujju, Kasujju Mark Jjingo Byekwaso Kaberenge II eyabbiddwa mu kiro ekikeesezza olwaleero, ezuuliddwa…

Ebyentambula bitaataganyiziddwa ku luguudo lw’e Masaka – UNRA

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’enguudo mu Ggwanga ekya Uganda National Roads Authority – UNRA kitegeeza abagoba b’ebidduka abakozesa oluguudo…

Waliwo eddwaliro erikyamanja obukadde 15 olw’okujanjaba Ssimbwa – Dr. Besigye

Munnakibiina kya Forum for Democratic Change Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye avuddeyo ku Moses Ssimbwa; “Amazima gal nti…