Breaking
News: Tulina kyetuyita okugwa mu bintu, Bika ki ebya Buganda ebyali bigudde mu bintu ku bwa Katikkiro? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya akaseerezi kafuuse akaseerezi atubira aba atumidde ne leero lindirira envuuma zabakontanyi News: Ekitongole ekivunaanyizibwa ku ddagala mu Ggwanga ekya National Drug Authority NDA kyakutte abantu 2 abagambibwa nti babadde bajjingirira wamu
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 381 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Category

Category: News

Kitalo! Omukulu w’Ekika kye Kiwere afudde

Kitalo! Omukulu w’Ekika ky’Ekiwere, Omutaka Luwonko Mbale Zamuwanga James abuze. Gutusinze nnyo Ayi Ssaabasajja twakuumye bubi. #ffemmwemmweffe

Bbaasi za Jaguar ziyimiriziddwa okusaabaza abantu

Minisitule y’ebyentambula eyimirizza Bus za Kampuni ya Jaguar obutaddamu kusaabaza abantu okumala ebbanga lya naku kumi kisobozese Gavumenti…

Taata, Maama nabaana baabwe 2 abafiira mu kabenje e South Africa baziikiddwa

Famire y’abantu 4 abafiira mu kabenje mu Ggwanga lya South Africa okuli; Taata, Maama n’abaana baabwe 2 baziikiddwa…

Besigye ne Museveni bonna be bamu – Jack Sabiiti

Jack Sabiiti Munnakibiina kya Forum for Democratic Change; “Ekiruma Kizza Besigye nti ffe tulina ekkomo ku bisanja era…

Bobi Wine akyagaanye okutuwa sitaatimenti ye ku byaliwo – ACP Rusoke

Omwogezi wa Uganda Police Force ACP Rusoke Kituuma avuddeyo nategeeza nti bakyasanze akaseera akazibu mukunoonyereza kwabwe ku byaliwo…

Kitalo! Omusajja atamyeeko mukyala we omutwe e Katwe

Kitalo! Omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Patrick Onyango ategeezezza nga bwewaliwo ettemu eribadde e Katwe mu Kampala, omusajja…

Bobi Wine yekoonye ku motoka bweyalinnye ebbali – Mwogezi wa Poliisi

Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma agamba nti ebibaddewo olwaleero Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu…

Ogwa Achileo Kivumbi gwakutandika okuwulirwa nga 8-10

Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina National Unity Platform Shamim Malende era nga yomu ku Bannamateeka ba NUP ategeezezza…

Temugenda kuntiisatiisa njakukiggusa – Omubaka Lumu

Omubaka akiikirira Mityana South Munnakibiina kya Democratic Party Uganda agamba nti tagenda kutiisibwatiisibwa nekyokumusimbako omuntu nti ekifo nebakitwala…