Breaking
News: Tulina kyetuyita okugwa mu bintu, Bika ki ebya Buganda ebyali bigudde mu bintu ku bwa Katikkiro? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya akaseerezi kafuuse akaseerezi atubira aba atumidde ne leero lindirira envuuma zabakontanyi News: Ekitongole ekivunaanyizibwa ku ddagala mu Ggwanga ekya National Drug Authority NDA kyakutte abantu 2 abagambibwa nti babadde bajjingirira wamu
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 223 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
Category

Category: News

Sisobola kwetonda olwokunonda okukwatira DP Bloc bendera ku bwa Pulezidenti – Mpuuga

Omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform akiikirira Nnyendo – Mukungwe Mathias Mpuuga Nsamba; “Nneebaza baganda bange mu DP…

Pulezidenti Museveni agobye abakulu mu KCCA

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni agobye abakungu mu Kitongole ekivunaanyizibwa ku Kibuga Kampala oluvannyuma lwa alipoota ya IGG ku…

Minisita Nabakooba ayingidde mu nkayana z’ettaka e Luweero

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’etteka, amayumba nokuteekerateekera ebibuga Judith Nabakooba ayingidde mu nkayaana z’ettaka, abatuuze abawerako mwebabadde batiisibwatiisibwa…

Pulezidenti Museveni awabudde abawabuzi be kubyokubongeza omusaala

Abawabuzi ba Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ku nsonga ezenjawulo okuli; Buchaman, Catherine Kusaasira, Jennifer Fulfigure nabalala okusinziira ku…

Abaami mukwasizeeko bakyala bammwe – Hon. Malende

Omubaka omukyala akiikirira Disitulikiti y’e Kampala Munnakibiina kya National Unity Platform Shamim Malende olunaku olwaleero yetabye mu kusaala…

Teri muntu wabulijjo gwetugenda kukiriza kufuuka Pulezidenti – Gen. Muhoozi

Mutabani w’omukulembeze w’Eggwanga era omuduumizi w’Eggye lya @UDPF Gen. @Muhoozi Kainerugaba avuddeyo ku mukutu ggwe ogwa X nategeeza…

Abawagizi bange mwenna muwagire Taata mu 2026 – Gen. Muhoozi

Gen. Muhoozi Kainerugaba avuddeyo nategeeza ku mukutu ggwe ogwa X nga bwatagenda kwetaba mu kalulu kobwa Pulezidenti nti…

Lwaki Sipiika atufuula abasiru? – Omubaka Alioni

Omubaka wa Aringa South Yorke Alioni avuddeyo natabukira Sipiika Anita Among gwagamba nti atuulidde ekiteeso kyabwe ekyokuggya obwesige…

Olutindo lwa Karuma lwakuggalwa okuva nga 23 – September – Minisita Katumba

Minista avunaanyizibwa ku by’enguudo n’entambula Ge. Edward Katumba Wamala avuddeyo nalangirira ng’olutindo lwa Karuma bwerugenda okuggalwa okuva ku…