Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma agamba nti ebibaddewo olwaleero Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine asazeewo okuva mu motoka nabantu be atambuke Poliisi kyetakiriziganyizza nakyo, nti era okusinziira ku basirikale ababaddewo bwabadde adda mu motoka ye nasirinzittuka nalinnya ebbali emotoka nemutuusaako obuvune. Ono ategeezezza nti Poliisi egenda kukola okunoonyereza kuba bbo aba Kyagulanyi boogera kirala.
#ffemmwemmweffe
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.