Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Awali Omukka
Now Playing ยท 157 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM
News

Lwaki tubayita abalamuzi nga temusobola kulamuza bwenkanya? – Hon Katuntu

April 3, 2025 · Mubiru Ali
Omubaka Abdu Katuntu akiikirira Bugweri County atabukidde abakulu okuva mu ssiga eddamuzi; โ€œWaliwo ekintu ekyangu ennyo nga okuyimbula omuntu ku kakalu ka kkooti. Omuntu yenna ayongezaayo okuwulira okusaba kwokweyimirirwa okumala wiiki 2, liba ddalu lyennyini. Si kyabuvunaanyizibwa nakatono, tekiri mu mateeka, oyo aba tategeera. Kola okusalawo okumukiriza oba obutamukiriza, kyangu nnyo! Naye noyongerayo olutuula lwa Kkooti okumala wiiki 2 oba okusingawo osooke wekeneenye okusaba kuno! Kiko kyoba oliko? Kyokka abamu ku mmwe tubayita abekitiibwa abalamuzi. Lwaki tubayita abalamuzi naye nga temusobola kulamuza bwenkanya!?โ€
#ffemmwemmweffe