Breaking
News: Tulina kyetuyita okugwa mu bintu, Bika ki ebya Buganda ebyali bigudde mu bintu ku bwa Katikkiro? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya akaseerezi kafuuse akaseerezi atubira aba atumidde ne leero lindirira envuuma zabakontanyi News: Ekitongole ekivunaanyizibwa ku ddagala mu Ggwanga ekya National Drug Authority NDA kyakutte abantu 2 abagambibwa nti babadde bajjingirira wamu
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,345 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Taata, Maama nabaana baabwe 2 abafiira mu kabenje e South Africa baziikiddwa

September 13, 2024 · Mubiru Ali

Famire y’abantu 4 abafiira mu kabenje mu Ggwanga lya South Africa okuli; Taata, Maama n’abaana baabwe 2 baziikiddwa omulundi gumu ku Kyalo Namyoya mu Disitulikiti y’e Mukono. Moses Ssemwogerere nga ye Taata, Maama ye Rebecca Arinaitwe, abaana baabwe Winfred Ssemwogerere 12, ne Samuel Ssemwogerere 2, akabenje bakafunira Eastern Cape Province e South Africa.

Bya Latifah Nalubowa.

#ffemmwemmweffe