Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 413 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
Category

Category: News

Gavumenti etadde envumbo ku Sipiika Among nabalala 4

Gavumenti ya Amerika evuddeyo neteeka ekkoligo lyobutayigira Ggwanga eryo ku bakulu abalala 5 mu Gavumenti lwa buli bwa…

Abdu Katuntu yebalamye ebyokuteeka omukono ku kiwandiiko ekiggya obwesige mu ba Kkamisona

Abdu Katuntu (Bugweri County) avuddeyo nategeeza nga bwatasobola kuteeka mukono ku kiwandiiko kiggya obwesige mu ba Kkamisona ba…

Sinakwata ku ssente wabula eyaleeta ekiteeso simwesiga – Hon. Luttamaguzi

Omubaka Luttamaguzi Paulson Ssemakula avuddeyo nasambajja ebibadde bitambuzibwa nti yomu ku bafunye obukadde 25 obutateeka mukono ku kiwandiiko…

Minisita eyabba omuceere ne nnyama e Masaka ku mukolo gwa Gen. Muhoozi tomuyitanga? – Gashumba

Omumyuuka wa Ssentebe owa massekkati owa Patriotic League of Uganda, Frank M. Gashumba alumbye Director for mobilization, era…

Abasirikale ba Poliisi 3 bafiiridde mu kabenje enkya yaleero

Kitalo! Abantu 3 bafiiriddewo mbulaga nga bano basirikale ba Uganda Police Force nga batomeddwa enkya yaleero nebafiirawo ku…

Omubaka Nsibambi naye atadde omukono ku kiwandiiko ekiggya obwesige mu kkamisona

Nampala w’Ababaka ba Forum for Democratic Change mu Palamenti akiikirira Mawokota South Yusuf Nsibambi avuddeyo nagenda okuteeka omukono…

Bigira Moses atandiseewo ekisinde ekikye

Bigirwa Moses avuddeyo nategeeza nga bwatandiseewo ekisinde ekikye ngayawukana ku Kibiina kya National Unity Platform. Bigirwa agamba nti…

IGP wewale entalo naba Opposition – Minisita Otafiire

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’omunda mu Ggwanga Maj. Gen. Kahinda Otafiire avuddeyo nakalataira Ssaabadduumizi wa Uganda Police Force…

Persis Namuganza naye awagidde ekyokuggya obwesige mu ba KKamisona

Minisita omubeezi owettaka avunaanyizibwa ku nsonga zamayumba Persis Namuganza asekeredde ba Kkaminsona ba Palamenti olw’okukemererwa okuyimirira ku bigambo…