Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 156 listening Simba FM Live
Category

Category: News

Hon. Wangadya alagidde Gen. Muhoozi okuyimbula Eddie Mutwe mu bwangu

Ssentebe w’Akakiiko akalera eddembe lyobuntu aka Uganda Human Rights Commission Hon. Mariam Wangadya avuddeyo nayisa ekiragiro eri Omuduumizi…

Mugisha aka Kempaka.11 asindikiddwa e Luzira

Mugisha Geoffrey alias Kempaka.11 eyalabikira mu katambi ngavuma Abaganda nga bwebali abasiru nga betunzeeko ettaka asimbiddwa mu Kkooti…

Besigye ne Lutale baziddwayo okutuusa nga 21 May

Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye, omuyambi we Hajji Obied Lutale Kamulegeya ne Munnamaggye wa UPDF Cpt. David Oola…

Nalukoola yakuguka mugulirira abantu mu buli kimu – Munnamateeka Kalule

Bannamateeka ba Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Hajat Faridah Nambi nga bakulembeddwamu Ahmed Kalule bavuddeyo nebategeeza…

Muleete Eddie Mutwe oba mufu oba mulamu – Bobi Wine

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine agamba nti ku lunaku lwebawamba omu ku…

DP kyekibiina ekisingamu demokulasiya mu Uganda – Norbert Mao

Pulezidenti wa Democratic Party Uganda Norbert Mao avuddeyo nategeeza ng’ekibiina kye bwekisinga ebibiina byonna mu Uganda mu nsonga…

Ebyokuwambibwa kwa Eddie Mutwe tetubimanyiiko – Rusoke Kituuma

Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuna ategeezezza Bannamawulire nti ebyokusazibwamu kwolukungaana lwa National Unity Platform talina kyabyogerako…

Pulezidenti Museveni aguddewo esinzizo e Sembabule

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olunaku lweggulo yasiibye mu Disitulikiti y’e Sembabule gyeyaguliddewo esinzizo eriggya erya All Saints Church…

Pulezidenti Museveni agenze Kaweweta

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni atuuse ku ttendekero ly’amaggye erya UPDF Military Training School e Kaweweta okukulemberamu omukolo gw’okufulumya…