Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 111 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
News

Ebyokuwambibwa kwa Eddie Mutwe tetubimanyiiko – Rusoke Kituuma

April 28, 2025 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuna ategeezezza Bannamawulire nti ebyokusazibwamu kwolukungaana lwa National Unity Platform talina kyabyogerako nti era nebigambibwa nti Eddie Mutwe. omu ku bakuumi ba Pulezidneti wa NUP nti yawambiddwa bbo nga Poliisi tebakimanyiiko.
Omukulembeze wa NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine yavuddeyo ku mukutu gwe ogwa X nategeeza nti Eddie Mutwe yawambiddwa abebyokwerinda ababadde mu byambalo bya SFC nga batambulira mu Drone okuva e Kiwanga Mukono.
Bya Kamali James
#ffemmwemmweffe