Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
News
Pulezidenti Museveni aguddewo esinzizo e Sembabule
April 28, 2025 · Mubiru Ali
Pulezidenti
Yoweri Kaguta Museveni olunaku lweggulo yasiibye mu Disitulikiti y’e Sembabule gyeyaguliddewo esinzizo eriggya erya All Saints Church eryazimbiddwa. Pulezidenti Museveni yasiimye nnyo Hon. Sam Kuteesa olwokukwanaganya abantu abenjawulo abazimbye esinzizo mu bwangu.
Ono era yasiimye nnyo Manish naba famire ye aba Tororo Cement olwokuzimba amasinzizo okwetoloola Uganda.