Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 191 listening Simba FM Live
Category

Category: News

Eyakwatibwa olwokuyuza ebifaananyi bya Museveni e Busia akirizza omusango

Mustafar Manirabuka 33, asimbiddwa mu maaso g’Omulamuzi wa Kkooti e Busia Thomas Okoth nakiriza omusango gwokuyuza ebipande byakwatidde…

Bannamateeka ba NUP bakedde ku Kkooti y’Omulamuzi e Kawempe

Bannamateeka ba Bannakibiina ki National Unity Platform nga bakulembeddwamu Omubaka omukyala owa Kampala Shamim Malende batuuse dda ku…

Omulamuzi agaanye Eddie Mutwe ne banne okweyimirirwa

Omulamuzi wa Kkooti ye Kawempe etuula e Kanyanya Damalie Agumaasiimwe agaanye okusaba kwa Bannakibiina ki National Unity Platform…

LOP avumiridde ekyomulamuzi okugaana ababadde beyimirira abasibe olw’emyaka

Omwogezi wa National Unity Platform LOP Joel Ssenyonyi avuddeyo navumirira ekisaliddwawo Kkooti okumma Bannakibiina kya NUP ekumi omukisa…

Pulezidenti Museveni bwamwanirizza mu ssanyu eritagambika

Emizira n’enduulu bisaanikidde ekisaawe ky’e Boma mu Disitulikiti y’e Apac, abawagizi ba National Resistance Movement – NRM bwebabadde…

Kyagulanyi asuubizza ab’e Busoga Uganda empya

Bwabadde ayogerako Abantu b’e Mayuge, akwatidde ekibiina ki National Unity Platform ku kifo kyobwa Pulezidenti, Kyagulanyi Ssentamu Robert…

Sseggona asazeewo kwesimbawo ku bwannamunigina

Omubaka wa Busiro East Medard Lubega Sseggona, oluvannyuma lw’ekibiina kye ekya National Unity Platform obutamuwa Kkaadi alangiridde nga…

Abantu balaze Nandala obwagazi e Iganga

Emirimu gisanyaladde ku luguudo lwa Tororo – Jinja, akwatidde ekibiina kya Forum for Democratic Change bendera ku kifo…

Omulamuzi agaanye Besigye okwemulugunya

Omulamuzi Emmanuel Baguma alagidde Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye abadde ayagala okubaako ensonga gyeyemulugunya ensonga ye agiyise mu…