Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tinta tinta ku abiri mu ettaano ffena tweyiwe ku Summer Gardens Mukono nga 6122026 fayinolo
News: Abantu 2 bga kuliko Omusirikale wa Uganda Police Force wamu nomusomesa basimbiddwa mu Kkooti yOmulamuzi etuula e Kanyanya nebavunaanibwa omusango
News: Ekibiina ki National Unity Platform kitegese okujjukira Bannakibiina abatirimbulwa abebyokwerinda mu kwekalakaasa okwaliwo wakati wa 18 ne 19
News
Omulamuzi agaanye Eddie Mutwe ne banne okweyimirirwa
October 3, 2025 · Mubiru Ali
Omulamuzi wa Kkooti ye Kawempe etuula e Kanyanya Damalie Agumaasiimwe agaanye okusaba kwa Bannakibiina ki National Unity Platform 10 okwokweyimirirwa nategeeza nti bandikyankalanya eddembe lyabalala nti nekirala bayinza okutaataganya obujulizi wamu n’okutiisa abajulizi mu misango egibavunaanibwa kuba abamu ku bajulizi bali mu NUP.
Bya Christina Nabatanzi