Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 242 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
News

Sseggona asazeewo kwesimbawo ku bwannamunigina

October 1, 2025 · Mubiru Ali

Omubaka wa Busiro East Medard Lubega Sseggona, oluvannyuma lw’ekibiina kye ekya National Unity Platform obutamuwa Kkaadi alangiridde nga bwagenda okwesimbawo ku bwannamunigina mu kalulu ka 2026.
Okusalawo kuno akukoze oluvannyuma lwolukiiko lwatuuzizza okwebuuza ku bawagizi be e Nakasozi, Kyengera Town Council, mu Disitulikiti y’e Wakiso.
Ono ayongeddeko nti; “Bambuuza kiki kyenkoledde NUP! naye mu mazima kiki kyesikoledde NUP?”
#ffemmwemmweffe