Breaking
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba! News: Omuyambi wa Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye bwebavunaanibwa mu Kkooti Enkulu, Hajj.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 375 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Kyagulanyi asuubizza ab’e Busoga Uganda empya

October 3, 2025 · Mubiru Ali
Bwabadde ayogerako Abantu b’e Mayuge, akwatidde ekibiina ki National Unity Platform ku kifo kyobwa Pulezidenti, Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine asuubizza Bannayuganda, Uganda empya era nga wakufuba okulaba nti Gavumenti ye ekola buli ekisoboka okulaba nti erwanyisa obwavu mu Busoga.
Ono annyonyodde nti wakufuba okulaba nti ekitundu kino kifuna amakolero agamala okulaba nti ekirime kyekikajjo bakifuna nga bayita mu kwongera omutindo ku bikajjo nga tebanabitunda. Ono era asuubizza okulaba nti abaana abasoma basoma nebamalako ngabateerawo ebyo ebibasobozesa okusoma nga teberaalikirira okugeza okubawa ebyokulya si mu Busoga yokka wabula okwetoloola Eggwanga lyonna. Ono akikaatirizza nti mu Uganda empya betegefu okufuula ebyo Gavumenti byeraba nga ebitasoboka ebisoboka.
#ffemmwemmweffe
#ProtestVoteUg2026
#PeoplePowerOurPower
#AnewUgandaNow