Bobi Wine ne Barbie betabye mu mmisa e ku Lutikko e Lubaga

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine ne mukyala we Barbie Kyagulanyi enkya ya leero betabye mu mmisa mu Lutikko e Lubaga ekulembeddwamu Ssaabasumba Ssemogerere ey’okujaguza nga bweguweze omwaka mulamba bukya ng’ekibiina omwegatiira abafumbo abagattibwa mu Lutikko e Lubaga kitandikibwawo. Kino kimanyiddwa nga Tuesday Class Alumini Association.

Share.

Leave A Reply