Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 317 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Omusajja asambye wa myaka 68 n’afiirawo .

January 13, 2016 · Mubiru Ali

Police e Nakaseke eri ku muyiggo gwa musajja wa myaka 20 ateeberezebwa okusamba omusajja wa myaka 68 n’afiirawo  ku kyalo Kasana mu ggombolola ye Ssemuto .

Ateeberezebwa amanyiddwa nga Ssenabulya Kalifan y’alumbye Bukenya Sadili oluvannyuma lwa nnamukadde ono okugezaako okumulemesa okulundira ente ku taka lye .