Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya twolekedde Akaseerezi era ku nnya ekiro lindirira enkabikkabi zabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Enkuba ekedde okutonnya etaataganyizza omulimu gwokutambuza ebigezo bya Siniya eyookuna. News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 437 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Mulekeraawo okwabizaawo ennyimbe – Katikkiro

April 5, 2023 · Mubiru Ali
Katikkiro Charles Peter Mayiga yatongozza ekitabo ekirambika Abaganda ku kwabya olumbe n’ennono ezigobererwa.
Katikkiro yavumiridde abantu abatabiikiriza eby’Obuwangwa n’Eddiini nebavvoola Ennono era olumu nebatuuka n’okugaana okwabya ennyimbe.
Obwakabaka era buvumiridde ennyo abantu abateekako omusika nga bakava e magombe kyagamba nti kikontana n’obuwangwa wamu n’ennono egobererwa mu kwabya olumbe.