Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing · 231 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM

Besigye awangudde akalulu ka FDC .

September 3, 2015 · Mubiru Ali

Col. Dr. Kiiza Besigye Kifeefe awangudde akalulu ka akamyufu ka FDC ekiro ekikeesezza leero atere  agikwatire bendera mu kalulu ka 2016 ku bwa Pulezidenti.

Besigye yafunye obululu 718 ate Mugisha Muntu naafuna 289 ku balonzi 1043 abaavudde mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo.

Dan Mugalula akulira akakiiko k’ebyokulonda mu FDC n’alangirira Besigye. Wabula ye Maj Gen Mugisha Muntu akkirizza okuwangulwa.

Ebifo ebiri eyo mu 17 nabyo birondeddwako abakulembeze.