Bannakenya Pulezidenti gwebanalonda gwetugenda naye – Pulezidenti Museveni

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Nsisinkanye nabadde omubaka wa Kenya mu Yuganda H.E Kiema Kilonzo mu State House Entebe. H.E Kilonzo amalirizza emirimu gye mu Yuganda era mwagaliza buwanguzi gyalaga. Mu nsisinkano yaffe twogedde ku nkolagana yaffe ne Kenya nti era kino kisigala kyakumwanjo nnyo nga tetufuddeeyo ku Pulezidenti ki Bannakenya gwebanalonda mu kalulu akabindabinda.
Tujja kukola ne Pulezidenti analondebwa abantu.”
Share.

Leave A Reply