Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa?
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 152 listening Simba FM Live

3 basirikkidde mu kabenje, emirambo gikutte omuliro – Luweero

September 19, 2016 · Mubiru Ali

Abantu basatu kati z’embuyaga ezikaza engoye oluvannyuma lw’okugwa ku kabenje ku luguudo  mwasanjala oluva e  Kampala okudda e Luweero. 

Akabenje kano kagudde  Kikoma okuliraana ekibuga ky’e Woobulenzi, mmotoka ya buyonjo kika kya Saloon – Toyota Carina bw’ewabye okuva ku luguudo n’etomera omuti era n’ekwata omuliro bonna ababaddemu nebasirikkiramu era tebategeerekeseeko bibakwatako . Kitalo .

Lino litusakiddwa Alamanzan Ssali omusasi waffe e Luweero .