ABANTU 4 BALUMIZIDDWA MU KABENJE E KAKIRA

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Abantu abawerako balumiziddwa mu kabenje akagudde e Kakira ku luguudo lw’e Jinja emotoka 3 bwezitomereganye abantu 4 nebalumizibwa byansusso. 2 bafunye ebisago ku mutwe n’okulumizibwa okwamaanyi mu bifuna abalala nebisago ku magulu.
Uganda Red Cross Society ebaduukiridde n’obujanjabi obusookerwako n’oluvannyuma nebatwala mu Ddwaliro.

Share.

Leave A Reply