Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 151 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Poliisi ekutte eyatemye cable za CCTV e Kakiri

January 25, 2022 · Mubiru Ali
Ekitongole kyaUganda Police Force ekya ICT nga kikolera wamu ne CID wamu ne Poliisi mu ttunduttundu ly’e Kakiri batandise okunoonyereza ku ngeri ekitundu ku fibre network cabres za Kkamera enkettabikolwa eza Poliisi gyezayononeddwamu e Kakiri Wakiso bwebabadde beerula ekifo awagenda okuzimbibwa ku biragiro bya Yinginiya Kyambadde Eddy.
Cables za CCTV eza zone y’e Kakiri, Wakiso zayononeddwa nekitaataganya enkola ya Kkamera mu bitundu bye Masuuliita, Namayumba n’e Kikandwa.