Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 135 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

wamai lwaki webulankanya – mafabi

Wabaluseewo obutakaanya wakati w’Omubaka akiikirira Mbale Minicipality Jack Wamanga Wamai ne Nandala Mafabi bonna nga Bannakibiina kya Forum…

kitalo! owa safe boda afiiridde mu kabenje

Kitalo! Akabenje kagudde ku luguudo lwa Northern Bypass okuliraana Flyover y’e Kiwatule emotoka bwetomedde owa Safe Boda wamu…

bano okudda mu dp kigumaaza – ssebagala

Oluvannyuma lwa Mike Mabikke ne Dr. Abed Bwanika okwabulira ebibiina byabwe ne baddayo mu Democratic Party Uganda Bannabyabufuzi…

ssaabawolereza wa gavumenti ne banne basanze akaseera akazibu

Ssaabawolereza wa Gavumenti William Byaruhanga ne banne baasanze akaseera akazibu nga abalamuzi babasoya ebibuuzo eby’okumukumu ku nsonga ezaayanjuddwa…

temutwalibwa muyaga gwa people power – rdc

Omubaka wa Pulezidenti mu Disitulikiti y’e Ssembabule Mathius Kintu asabye Bannayuganda obutatwalibwa muyaga gwa byabufuzi ebiriwo ensangi zino…

paasita afeze abakyala obukadde 39

Paasita Fred Tabu 50, ow’ekkanisa ya Great Hope Ministries e Mukono atemeza mabega wa mitayimbwa mu kaduukulu ka…

magulu kkumi etomedde emotoka 6 e ssonde

Abantu abawerako bawonye okufa Magulu kkumi bweremereddwa okusiba bwetyo netomera emotoka 6 e Ssonde – Namugongo. Ibrahim Kambere…

bbaasi ya kkampuni ya perfect egudde e lukaya

Abasaabaze abasoba mu 60 bawonye okufa Bbaasi mwebabadde batambulira eya Kkampuni ya Perfect Coaches nnamba UAY 097S bwegudde…

poliisi ekutte 8 e masaka ku by’okuwamba omwana

Poliisi ekutte abantu 8 ku bigambibwa nti benyigidde mukuwamba omwana omuwala ow’emyaka 2 Nawanyana Favour muwala wa Ssewanyana…