Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 446 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

bbaasi ya kkampuni ya perfect egudde e lukaya

January 16, 2019 · Mubiru Ali

Abasaabaze abasoba mu 60 bawonye okufa Bbaasi mwebabadde batambulira eya Kkampuni ya Perfect Coaches nnamba UAY 097S bwegudde nyefuula e Lukaya okuliraana minzaani ku luguudo oluva e Kampala okudda e Masaka.Abasaabaze bonna 69 bavuddemu bulungi. Abasaabaze bayasizza endabirwamu okusobola okufuluma bbaasi ebadde eva e Kampala okudda e Mbarara. Aberabiddeko nagaabwe bagamba nti Bbaasi ebadde tedduka naye nabo kibabuuseeko okulaba nti egudde.Ye Ddereeva waayo ne Conductor we badduse oluvannyuma lwa bbaasi okugwa.