Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 445 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

bano okudda mu dp kigumaaza – ssebagala

January 17, 2019 · Mubiru Ali

Oluvannyuma lwa Mike Mabikke ne Dr. Abed Bwanika okwabulira ebibiina byabwe ne baddayo mu Democratic Party Uganda Bannabyabufuzi ab’enjawulo bakubye ttooci mu mukwano guno omuggya.
Eyali mmeeya w’e Kampala Nasser Ntege Ssebaggala n’omusomesa Patrick Wakida omukwano guno omuggya baguyise gwa kigumaaza era ogwa katinko kennyini ogutasobola wadde okuwangaala.