Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 137 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM

ssaabawolereza wa gavumenti ne banne basanze akaseera akazibu

January 17, 2019 · Mubiru Ali

Ssaabawolereza wa Gavumenti William Byaruhanga ne banne baasanze akaseera akazibu nga abalamuzi babasoya ebibuuzo eby’okumukumu ku nsonga ezaayanjuddwa Male Mabiriizi ne Erias Lukwago nga baagala kkooti esazeemu ensala ya Kkooti ya Ssemateeka eyaggya ekkomo ku myaka gy’omukulembeze w’eggwanga.