Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 547 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Bobi Wine alidde matereke ne Wangadya

Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine: “Okwemulugunya kuno nakuteekayo emyaka 5 egiyise. Ssentebe ne bammemba Akakiiko kano Ssemateeka…

Omulamuzi agaanye okusaba kwa Katanga okwokweyimirirwa

Omulamuzi Isaac Muwata azzeemu okugoba okusaba kwa Molly Katanga okwokweyimirirwa. Omulamuzi ategeezezza nti Bannamateeka be balemeddwa okulaga ensonga…

Omukuumi wa Ssaabasajja yagenze ku misomo – Katikkiro

Katikkiro Charles Peter Mayiga avuddeyo nategeeza nti akulira eggye erikuuma Kabaka, erya Kabaka Protection Unit, Capt. Edward Ssempijja…

Eyaweebwa kkontulakita okuzimba essomero e Tororo akwatiddwa

Akakiiko akalwanyisa obuli bw’enguzi okuva mu maka g’omukulembeze w’Eggwanga aka Anti Corruption Unit – State House Entebe nga…

Omuvubuka eyalabikidde mu katambi nga agezaako okutema omusuubuzi akwatiddwa

Omuvubuka eyalabikidde mu katambi ka kkamera enkettabikolwa nga agezaako okutema wamu n’okukuba ennyondo omusuubuzi eyabadde asasulwa ensimbi ku…

Ttabamiruka w’Abakyala mu Buganda aguddwawo Maama Nnaabagereka

Ttabamiruka lw’Abakyala okuva mu Buganda lutandise mu Lubiri e Mengo wansi w’omulamwa “Abakyala bankizo mu nkulaakulana eyannamaddala”. Maama…

Eyeyita Yeesu eyagaanye okubalibwa n’abantu be asindikiddwa ku alimanda

Omusajja eyeyita ‘Yeesu’ Jesus Navas Vera asumba ekkanisa ya King of Star Glopper Eden Church e Wobulenzi aleeteddwa…

Eyakutte akatambi nga yewaana nga bwasumulula essimu enzibe yakwatiddwa

Umar savior 19, nga muyizi ku Uganda Institute of Information and Communication Technology-Nakawa, ne mukwano ggwe bwebakutte akatambi…

Pulezidenti Museveni akoze enkyuukakyuuka mu maggye

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni alonze Maj. Gen. Richard Otto ngomuduumizi omuggya owa Mountain Division era nga yemuduumizi wa…