Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 367 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Omulamuzi agaanye okusaba kwa Katanga okwokweyimirirwa

May 21, 2024 · Mubiru Ali
Omulamuzi Isaac Muwata azzeemu okugoba okusaba kwa Molly Katanga okwokweyimirirwa. Omulamuzi ategeezezza nti Bannamateeka be balemeddwa okulaga ensonga endala eyawukana kuyokuba omuyi kuba ekitongole ky’amakomera kyategeeza nti kisobola bulungi okumuwa obujanjabi.
Ono agamba nti ekyokukomyaawo ensonga yobulwadde baba nga abaagala Kkooti eddemu etunule mu kusalawo kwayo. Ategeezezza nti omusango gwakutandika okuwulirwa nga 2 – July.