Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 243 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Empaka z’amaato zitongozeddwa

Katikkiro atongozza empaka z’amaato mu masaza ga Buganda ku mwalo e Kiyindi mu Kyaggwe. Amasaza mwenda (9) gegavuganyizza…

Poliisi yakola bubi okumenya endabirwamu y’emotoka ya Bobi Wine – HE. Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo n’ekiwandiiko ku kukuba enkungaana, nga agamba nti awakanya abantu abavaayo nebagamba nti Yuganda…

Myamya ye Pulezidenti w’Ensi ya Neeyimbirabyange 2019

Bwatyo mwana Muwala Myamya yewangulidde obwa Pulezidenti bw’ensi ya Neeyimbirabyange olwo ye Kajiiko namumyuka mulusindana olubadde olwa Kaasa…

Besigye akyalidde ku Bobi Wine

Abantu ab’enjawulo baakyalidde ku Mubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine okwabadde munnakibiina kya Forum…

Rajiv Ruparelia ayingizaawo emotoka y’empaka Ford GTI Sport

Mutabani w’omugagga Sudhir, Rajiv Ruparelia (Rajiv Ruparelia Rally Team), eyakayingira omuzannyo gw’okuvuga emotoka z’empaka oluvannyuma lw’okutendekebwa e South…

‘Alipoota ya COSASE terina weyansabira kutunula mu nsonga za Bbanka enkulu’ – IGG

Inspector General of Government, Irene Mulyagonja yavuddeyo n’ategeeza nti offiisi ye tegenda kukola kunoonyereza kwonna ku bakulira Bbanka…

Obwakabaka bwegasse ku Bannamawulire okukuza olunaku lwabwe

Obwakabaka bwegasse ku bannamawulire okukuza olunaku lw’eddembe lyabwe olubeerawo buli mwaka nga 3rd May. Emikolo gy’omwaka guno gibadde…

Messi awezezza ggoolo 600

Lionel Andrés Messi Cuccittini yakateebera ttiimu ye eya FC Barcelona ggoolo 600 bukyanga agyeyungako⚽️

Enteekateeka za ttabamiruka w’abakyala ziwedde

Olunaku lw’eggulo Minisita w’abakyala, eby’enjigiriza, eby’obulamu, ekikula ky’abantu, n’ensonga za woofiisi ya Nnabagereka, Dr. Prosperous Nankindu Kavuma, yawadde…