Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 228 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Sports

Rajiv Ruparelia ayingizaawo emotoka y’empaka Ford GTI Sport

May 3, 2019 · Mubiru Ali
Mutabani w’omugagga Sudhir, Rajiv Ruparelia (Rajiv Ruparelia Rally Team), eyakayingira omuzannyo gw’okuvuga emotoka z’empaka oluvannyuma lw’okutendekebwa e South Africa mu ttendekero ly’emotoka z’empaka erya Rallystar Motorsport Academy yayingizaawo ekyuuma ekika kya Ford Shelby 500 GTI Sport ng’era olunaku olwaleero aleese omukugu okuva e Bungereza Frasier okugiteekateeka (mapping) nga tenatongozebwa olunaku lw’enkya ku Rock Bar mu Kampala.