Latest News
0

Besigye akyalidde ku Bobi Wine

Abantu ab’enjawulo baakyalidde ku Mubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine okwabadde munnakibiina kya Forum for Democratic Change Rt. Col. Dr. Kizza Besigye, omubaka wa Mukono Municipality Mp Nambooze Bakireke Betty, Loodi Meeya Erias Lukwago, n’abalala nebamutonera ebintu ebyenjawulo okwabadde emmere n’enkoko.

More Similar Posts

Menu