Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 228 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

‘Alipoota ya COSASE terina weyansabira kutunula mu nsonga za Bbanka enkulu’ – IGG

May 3, 2019 · Mubiru Ali
Inspector General of Government, Irene Mulyagonja yavuddeyo n’ategeeza nti offiisi ye tegenda kukola kunoonyereza kwonna ku bakulira Bbanka ya Yuganda enkulu nga Justine Bagyenda eyali akulira okulondoola emirimu gya Bbanka z’obwegassi.
IGG agamba nti alipoota ya COSASE eyakolebwa terina weyaweera nsonga yonna erina kukwatibwa offiisi ya IGG.
Muky. Mulyagonja yayongeddeko nti oyo yenna alina omukozi wa Gavumenti gwayagala anoonyerezebwako nga tavunaanwa addeyo yeetegereze bulungi etteeka kyerigamba.