Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 111 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Eyekalakaasiza ku Ekereziya e Lubaga ayimbuddwa

Namala Claire 25 yasimbiddwa mu Kkooti olunaku lweggulo navunaanibwa omusango gwokutaataganya emisa ku Lubaga Cathedral bweyakwata ekipande wabweru…

Mpuuga ayagala bakendeeze ku Babaka bafuuke 360

Omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform akiikirira Nyendo Mukungwe Mathias Mpuuga Nsamba avuddeyo nategeeza nga bwamalirizza okubaga ennongoosereza…

Byenayogera yali ndowooza yange wabula si bituufu – Dean Ssaava Lubowa

Akulira Oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform Joel Ssenyonyi avuddeyo nategeeza nti gyebuvuddeko yatwala mu Kkooti…

Bobi Wine ne famire ye batonodde Abatwa ttanka y’amazzi

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Emyezi egiyise, nze wamu ne Famire yange…

Omubaka Malende asisinkanye Abakyala b’e Kibuli

Omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Kampala Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Shamim Malende olunaku lweggulo yalumaze asisinkana…

Teri kuwandiisa bakozi ba Gavumenti bapya omwaka gwebyensimbi guno – Ramadhan Ggoobi

Omuwandiisi omukulu mu Minisitule y’ebyensimbi Ramadhan Ggoobi avuddeyo nategeeza mu mwaka gw’ebyensimbi 2024/25 Gavumenti eyimirizza okuyingiza abakozi abapya…

Mwe abagamba nti babasiyigira mu Poliisi mujje muwaabe – ACP Kituuma

Omwogezi wa Uganda Police Force ACP Kituuma Rusoke avudddeyo nawanjagira abo bonna abakwatibwa mu kwekalakaasa abagamba nti bwebaali…

Bannabitone mukimanye nti obumanyifu tebujjira mu mwezi – Katikkiro

Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Bannabitone basaana okukimanya nti obumanyifu tebujjira mu mwezi oba mwaka gumu, butwala ebbanga, n’olwekyo…

Ndi Katikkiro wa Buganda muzima – Katikkiro Mayiga

Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Nze ndi Katikkiro wa Buganda ‘Muzima’ sisobola kudda ku mutimbagano nempuliriza abantu abatalina makulu…