Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 99 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

SC Villa egobye omutendesi Stojanovic

##SimbaSportsUpdates; Kiraabu ya SC Villa evuddeyo netegeeza nga bwetuuse ku nzikiriziganya nabadde omutendesi waabwe Dustan Stojanovic okugenda mu…

Ekitebe ky’Amerika kinenyezza Poliisi olwokukwata abekalakaasa mu mirembe

Ekitebe ky’Eggwanga lya Amerika mu Uganda kivuddeyo nekiraga obwennyamivu ku ngeri Bannayuganda abasoba mu 90 abavuddeyo okwekalakaasa mu…

Poliisi etubuulire Wambi gyali – Rubongoya

Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga bwewaliwo omuwagizi wa NUP Wambi Peter eyakwatibwa…

Ekitebe kya Norway kigaddewo mu Uganda

Ekitebe ky’Eggwanga lya Norway mu Uganda olunaku olwaleero kigaddwawo mu butongole. Ku mukutu gwa X ogw’ekitebe bategeezezza nti…

Newuumya Ssewungu byayogera – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Waliwo omusajja ayagala ennyo okusaagirira gwebayita Ssewungu. Ntera nnyo okugoberera abantu abo abatali nnyo…

Ow’ennyondo Bobi Wine amugulidde piki piki empya

Bwana Nsi Kihura Rozio eyasaba ennyondo okuva ewa Pulezidenti wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi…

Abazukkulu musigale nga muli bumu – Abataka

Abataka Abakulu Ab’obusolya batudde mu lukiiko lwabwe Ttabamiruka olw’omulundi ogw’okutaano omwaka guno. Ab’Ekika ky’Emmamba Namakaka banjudde Katikkiro waabwe…

Ssekikubo ne banne bawezezza emikono gyebabadde bakungaanya

Ababaka ba Palamenti nga bakulemberwamu Theodro Ssekikubo abetiba eddimu lwokukungaanya emikono ku kiteeso kyokuggya obwesige mu Bakamisona ba…

Omubaka Zzaake ne banne bayimbuddwa

Ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform abakwatibwa ku lunaku lwa bbalaza okuva ku kitebe ky’ekibiina ku Kavule okuli…