Breaking
News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 288 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Byenayogera yali ndowooza yange wabula si bituufu – Dean Ssaava Lubowa

July 30, 2024 · Mubiru Ali

Akulira Oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform Joel Ssenyonyi avuddeyo nategeeza nti gyebuvuddeko yatwala mu Kkooti omuntu (Dean Ssaava Lubowa) eyali asaasanya amawulire ag’obulimba. Ssenyonyi agamba nti ekigendererwa kye yali ayagala ono aleete obujulizi ku byeyali ayogera bweyagamba nti alina wamu n’amaloboozi.
Lubowa ngayita mu Bannamateeka be aba M/S Alaka and Co. Advocates ataddeyo okwewozaako kwe nategeeza nti byeyayogera yali ndowooza ye so ssi mazima.