Breaking
News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 290 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Bobi Wine ne famire ye batonodde Abatwa ttanka y’amazzi

July 29, 2024 · Mubiru Ali
Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Emyezi egiyise, nze wamu ne Famire yange twakyalira ku bantu okuva mu ggwanga lya Batwa nga bawangalira mu Mpeerwa Camp e Nyakabande, mu Disitulikiti y’e Kisoro. Mu bizibu byebatubuulira mwemwali obuzibu bwokufuna amazzi amayonjo. Twabasuubiza okubayambako era olunaku lw’eggulo ttiimu yaffe yabatwalidde ttanka ya liita omutwalo gumu (10,000).
Nga tugezaako okukyuusa Eggwanga okusobola okubeera n’obukulembeze obulungi, kiba kirungi okukola ekitono kyetusobola okusobola okukyuusa obulamu bwabantu baffe nga bwetukolerera okukyuusa obulamu bwabwe mu dda.”