Breaking
News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 287 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Teri kuwandiisa bakozi ba Gavumenti bapya omwaka gwebyensimbi guno – Ramadhan Ggoobi

July 29, 2024 · Mubiru Ali
Omuwandiisi omukulu mu Minisitule y’ebyensimbi Ramadhan Ggoobi avuddeyo nategeeza mu mwaka gw’ebyensimbi 2024/25 Gavumenti eyimirizza okuyingiza abakozi abapya kababe nga ba Kkontulakiti oba nga bayise mu Public Service okuleka nga bajjuza kifo olwomuntu abaddewo okuba nga takyasobola kukola, awateereddwa ssente okufuna abasomesa wamu n’abasawo abali wansi wa Pulogulaamu ya UGIFT mpozzi nabo abafunye olukusa okuva mu Minisitule y’ebyensimbi ne Public Service.
Ono alagidde abo bonna abavunaanyizibwa ku bakozi balina okusooka okufuna olukusa okuva mu Public Service nga tebanateeka bantu ku lukalala lw’abakozi ba Gavumenti abalina okusasulwa.