Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Wolokoso ▶ UP NEXT Gasimbagane 10:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 1,337 listening Simba FM Live
wolokoso show photo

On Air

Wolokoso

Sula Nsiri - Kalebule

9:00 AM - 10:00 AM 9:00 AM - 10:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Poliisi egenda kukola ebikwekweto bya House party

Omwogezi Uganda Police Force Patrick Onyango avuddeyo; “Tutemezeddwako nti waliwo abantu abakozesa omukisa gwa curfew nebagula omwenge nga…

Poliisi egudde mu lukwe lwaba Booda booda

Uganda Police Force e Mukono egudde mu lukwe lwaba Booda booda ababadde bategese okwekalakaasa nga bagamba nti bakooye…

Pulezidenti Museveni yetondedde ab’ennyumba y’Omubuulizi eyatiddwa

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo neyetondera ab’ennyumba y’Omubuulizi Benon Musiimenta 49, eyakubiddwa amasasi abiri mu kifuba agamutidde ku…

Kkooti eyimirizza okukola oluguudo lwa Kabuusu โ€“ Bunnamwaya- Lweza

Kkooti Enkulu mu Kampala evuddeyo neyimiriza okukola oluguudo lw’obuwumbi 97 oluweza kiromita 8.06 olwa Kabuusu โ€“ Bunnamwaya- Lweza…

Liverpool be banantameggwa ba Liigi ya Bungereza 2019/20

#SimbaSportsUpdates; Kyaddaaki ttiimu ya Liverpool FC yegyeeko ekikwa kyobutawangula Liigi ya Bungerenza gyebadde emaze emyaka egiwerera ddala 30…

Poliisi e Kakiri ekutte emotoka eyakozeseddwa okubba amanda mu kiro

Uganda Police Force e Kakiri nga yeyambisa Kkamera enkettabikolwa ekutte emotoka ekika Mitsubishi Canter nnamba UBB 456D eyalabiddwa…

Emotoka ekutte omuliro ku Northern Bypass neggwawo

Ekitongole kya Uganda Police Force ekizinyamwoto kiyitiddwa bukubirire okuzikiriza emotoka ekika kya Mercedes Benz ebadde ekutte omuliro mu…

Bryan White talabiseeko mu kakiiko ka Palamenti

Brian Kirumira aka Bryan White talabiseeko mu kakiiko k’eddembe ly’obuntu aka Palamenti wabula asindise Munnamateeka we okumukiikirira. Akakiiko…

Ab’e Wakiso basula kutebuukye lwababbi b’ebisolo

Abatuuze ku kyalo Kiryagonja-Matugga mu Gombe division, Nansana municipality, mu Disitulikiti y’e Wakiso bawanjagidde Uganda Police Force olwababbi…