Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Emotoka ekutte omuliro ku Northern Bypass neggwawo
June 25, 2020 · Mubiru Ali
Ekitongole kya Uganda Police Force ekizinyamwoto kiyitiddwa bukubirire okuzikiriza emotoka ekika kya Mercedes Benz ebadde ekutte omuliro mu Lubigi ku luguudo lwa Northern Bypass. Mpaawo muntu alumiziddwa wabula yo emotoka eweddewo.