Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Poliisi e Kakiri ekutte emotoka eyakozeseddwa okubba amanda mu kiro

Uganda Police Force e Kakiri nga yeyambisa Kkamera enkettabikolwa ekutte emotoka ekika Mitsubishi Canter nnamba UBB 456D eyalabiddwa mu katambi nga abagibaddemu bamenye ekibanda ky’amanda nebakuliita n’ensawo z’amanda 10.
Poliisi yatemezeddwako netandika omuyiggo okukakana nga ekutte Ddereeva waayo nga kati ekuumirwa ku Poliisi y’e Kakiri.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort